Ababaka ba NRM Basisinkanye Museveni

0
888

Ababaka ba paalamenti abawakanya omusolo ku mobile Money basabye babaka banabwe abagenze okusisinkana pulezidenti Museveni Entebbe obutakiriza kuwudisibwa nebakiriza okuyisa omusolo ku mobile money ogulettedde banauganda okwewanika emitima Ababaka baano basabye n’omumyuka wa sipika Jacob Oulanya obutakiriza kutisbwatisibwa olunaku olwenkya nga balonda kumusolo guuno nga bagamba nti bagala bagorere enonda eyagobererwa kujjikwateeko togikwatako.