FDC Ekkirizza Okukolagana ne Muntu Mugisha

0
987

Ekibiina kya FDC kigamba kyeteegefu okusigala nga kikolagana neyaliko pulezidentinwakyo Mugisha Muntu mu kisinde kye ekipya kyeyatandise Wiiki ewedde Muntu yalangirira nga bweyali ayabulidde FDC nakola ekibiina kya New Formation okusobola okutambuza ebyobufuzi bye.