Akakiiko kabadde kasuubira Mulindwa

0
763

Munnabyamizannyo n’ebyenjigiriza mu ggwanga Dr. Lawrence Mulindwa abadde asubirwa okugasimbagana n’akakiiko akabuuliriza ku ndooliito eziri ku ttaka talabiseeko kunyonyola kakiiko ku bigambibwa nti asanyalaza emirimu gy’abatuuze abasoba mu 228 oluvanyuma lwokuggala ekkubo lyebaakozesa mungeri etategeerekeka.