Omugenzi Nyombi ababaka tebamusiibudde

0
804

Ssabasajja kabaka wa Buganda Ronald Muwenda Mutebi atenderezza emirimu ja Musajjawe eyali sabawolereza wa Gavumenti Peter Nyombi. Mukusabira omugenzi kulutikko e Namirembe aboogezi abenjawulo bayogedde ku Nyombi nga abadde nomukwaano ogutasangika sangika mubantu balala era atazzikawo.