Ekyoto

0
907

Bw’ekutabe kusaba nnyo abantu abamu batuuse okubagoba ku by’okuzaala , anti enaku zino bitereddwamu akajanja, namalala okuviira ddala kukufuna olubuto, okutuusa omukazi lwasumulukuka. Enaku zino abakazi begumbulidde omuze gwa zi baby Shower obudde nebudde kubunabwo. Baby shower kekabaga akakolebwa omukazi ng’anatera okuzaala , naye okimanyi nti abamu batuuka n’okunyiga nga tebafunye kabaga kano, Abaffe okuzaala kwafuuka kwa kweraga?

More News