Fayinolo Y’amasaza Ebuzaayo Nnaku

0
871

Omupiira gw’akamalirizo mu mpaka z’amasaza ga Buganda ag’omwaka guno gwakubaawo ku lw’omukaaga lwa sabiiti eno e Namboole wakati w’essaza lya Buddu ne Ssingo. Olwalero tiketi z’omupiira guno ziteeredwa ku katale nga nekikopo ekinawebwa omuwanguzi kiyanjuddwa.