Kasooli ava e Mubende wa Butwa

0
701

Banayuganda ebbanga lino lyonna bandiba nga emere gyebalya babadde bekatakira butwa okusimzira ku alipoota eyakafulumizibwa. Archileo Kaaya nga ono mukugu mubyanda ne mere kutendekero ekulu emakerere agamba nti okusizira kukunonyeleza okwakolerwa ebitundu 45% ebye mere yempeka elimibya mu Uganda n’ekazibwa erimu obutwa.