Lwaki Museveni Yaatabaganya Ab'ettaka?

0
1077

Ensonga y’ettaka efuuse mpaawo atalikaaba okwetoola Uganda yonna awali kusosola ggwanga wadde ekitundu kyonna. Kati emirundi mingi president Museveni asooka kisitukiramu okukkakkanya embeera naye emirundi egisinga agenda okutuuka ng’abantu bafiiriddwa ebintu ebitali byangu kuzzibwawo. Olwaleero tubuuza ddala lwaki ettaka lyongedde okufuuka ensonga wadde nga waliwo n’etteeka erifuga eby’ettaka?