Aba DP e Masaka Basula mu Kutya

0
970

Abakulembeze mu kibiina kya Democratic party e Masaka wowulira bino nga kati abasula ku butaakye oluvanyuma lw’abantu abatandise oky’okubatiisatiisa okubatta nga n’abamu bagamba abazigu babegezezaamu enfunda eziwera okubaja mu bulamu bw’ensi eno. Bano balumiriza banaabwe mu kibiina kino obeera emabega w’emipango egy’okubatuusako obulabe olw’eby’obufuzi ebyakaasameeme ebibaluseewo wakati mu bannakibiina kya DP mu district eno ey’e Masaka.