Aba FDC bakedde ku kitebe kyabwe

0
874

Pulezidenti wa FDC Patrick Amuriat avumiridde ebikolwa by’abakumaddembe omwabadde n’okukuba abalonzi; by’agamba nti byabadde mu kulonda kw’e Sheema North by’agamba nti byabadde bigeddereddwamu kubba buulu olwe. Amuriat ategeezezza nti ekyabadde e Sheema ssi kulonda kuno bantu kwebamanyi wabula ekikwekweto kya bannamagye.