Aba FDC Tebakkanyizza ne Mafabi

0
348
Abamu kubakulembeze mu kibiina kya Forum for democratic Change BAWAKANYIZA ekya ssabawandiisi wekibiina kino, Nathan Nandala Mafabi okubakowoola okugenda okwatula mu lwattu oba ddala bakyali bannakibiina bbo kyebagamba nti kivvoola ne semateeka w’e kibiina.