“Aba ‘Pipo Pawa’ Balumbye Ewa Simeo”

0
981

Eyaliko president wa FDC nga kati ye nnyini kisinde ekipya ekya New Formation, Major Gen Mugisha Muntu akunze Bannayuganda obutaggwamu ssuubi wabula bafube nga bayita mu nkola entuufu okukyusa obukulembeze mu awali kuyiwa musaayi. Muntu yabadde Kassanda mu nga bannakisinde batongozaayo enkola yaabwe eno nga bali wamu n’ababaka ba NRM bakiwagi ne bannakisinde kya People power abamu.