Aba Takisi N’aba ‘Tukutuku’ Bakubaganye e Busega

0
700

Poliisi ewariziddwa okukuba amasasi mu bbanga wamu n’omukka ogubalagala okusobola okugumbulala abavuzi ba takisi wamu nabagoba batukutuku ababadde bavudde mu mbeera ngentabwe evudde ku bagoba ba takisi okulumba aba tukutuku nga baagala babaviire mu mulimu gwabwe. Bino bibadde Nateete ku kye nakawuuka abavuzi ba takisi bwebalumbye aba tukutuku ne babakuba nga kwotadde nokwonoona Pikipiki zaabwe nga babalanga kubalinnyira mu mulimu