Ababaka Baagala Paalamenti Etuule Mbagirawo

0
203

Abamu ku babaka ba paalamenti batandise okunonya emikono gya babaka banabwe okubayita okuva muluwumula bateese kunsonga yebitongole ebikuma ddembe okutulugunyanga abantu nga babakwata. Ababaka bano bagamba nti ebyalabikidde mu katambi nga abasajja ababagalidde emmundu bakuba Yusuf Kawooya byennyamiza nga tebasobola kubireka bwebatyo.