Abakukusa Ebintu Bakozesa Ggaali – URA

0
774

Ekitongole ekiwooza omusolo ekya URA kiboye ebyamaguzi ebiwera ebiyingizibwa mugwanga ngabikukusibwa. Mu bimu ku bintu bino ebikukusibwa ebikwatiddwa mubaddemu omuceere, Sukaali ne Butto nga bino ebsinga bisangiddwa mu maduuka agawera mu ggwanga.