Abalimi ba Caayi Bakedde Kampala

0
834

Abalimi b’amajaani okuva mu bugwanjuba bw’eggwanga beekubidde enduulu mu woofiisi y’omuwandiisi omukulu mu kitongole kya gavt ekivunaanyizibwa okuwandiisa ebitongoile ne bizinensi ki URSB oluvannyuma lw’okuggya obwesigwa mu kakiiko akafuzi aka kampuni ebatwala eya Igara Tea Factory. Regstral genera awadde akakiiko kano ebbanga lya mwezi gumu okuba nga batuuzizza olukiiko tabamiluka okgunjoola ensoga zino.