Abasawo ba Kikuube Health Centre IV e Hoima Balesewo Abalwadde Nebabulawo

0
300

Ababaka ba paalamenti ababadde bagenze okulambula emirimu gy’abasawo mu bitundu by’e Hoima kibabuuseeko bwebasanze ng’abasawo mu ddwaliro lya Kikuube health centre IV obuvunaanyizibwa baabusuulawo dda olwo abalwadde nebasigala kukaaba twawa ng’entulege anti mbu abakulu babadde bagenze Kampala.