Abatuuze be Bududa ssi Beetegefu Kusenguka

0
417

Abantu mu bitundu ebyabumbulukuka e Buduuda bakyawera nkolokooto nga bwebatagenda kuseguka bitundu byaabwe okujjako nga gavumenti esoose kukulaakulanya gyeyagala okubazza n’enguudo, amazzi, amasomero n’amalwaliro. Bino abatuuze babitegeezezza akakiiko ka paalamenti ak’eddembe ly’obuntu akakulemberwa omubaka w’e Mitoomi Jovah Kamateeka bwekaabadde kagenze okulaba engeri ab’e Buduuda gyebayinza okutaasibwa okubumbulukukirwa ettaka omulundi omulala.