Abayizi Abesigula ‘Koocingi’ mu Kibiina Bafaayo?

0
496

Ensagi zino kumpi abasomesa mu masomero agasinga balina enkolagana eyenjawulo n’abazadde bwekituuka ku kusomesa abaana. Mu nkola eno abazadde abamu baliko ensimbi ezenjawulo zebawaayo abasomesa mu kyama nebatandiika okubasomeseza abaana baabwe mu nkola ya ‘kookingi’, naye abaffe, kirina kyekyongera ku mwana oba malya ga nsimbi. Ku Kyoto, awo wetuli