Ab'e Kitagata Edwaliro Lyabwe Nalyo Ddwadde

0
233

Abakozi mu ddwaliro ly’e Kitagata erisangibwa mu district y’e Sheema beemulugunyizza ku mbeera embi mwebakolera, obutaba na bikozesebwa, abasawo okuba abatono nga n’ekisinga okuberaliikiriza ly’ebbula ly’omukka gwa oxygen alwadde abayi gwebeetaaga. Abakulembeze b’eddwaliro baludde nga bawandiikira bekikwatako naye nga negyebuli eno tewali kyakoleddwa.

More News