Ab'e Mityana Baanirizza Zaake mu Bitiibwa

0
314

Banna Mityana bakedde Ku nyenya Ku gaaliba ejjole ngabasagambiza olwokudda kw’omubaka we kibuga Mityana Francis Zzaake amaze akabanga nga ajanjabirwa kuno nebweru. Zzaake olubadde okutonya Ku kisaawe kyenyonyi Entebe abakuuma ddembe ne nemuteeka mu motoka okumutwaka e Mityana gyasanze nga abawagizibe bamulindiridde mu ssanyu.