Amataba g'e Bududa Gasse Musanvu

0
351

Getutandise nago ga nnaku nga wetuggyidde ku mpewo abantu Musanvu be babadde baakakasibwa okuba nga bafudde oluvannyuma lw’ettaka okubumbulukuka mu disitulikiti y’e Bududa ne liziika abantu.
Enjega eno egudde ku kyalo Natulumu – Bukalasi nga kirowoozebwa nti omuwendo gwabafudde gwandyeyogera.