Atali Kikere Kiki Ekikubeeza Mu Kisaalu?

0
497

Pulezidenti Yoweri kguta Museveni alagidde emiti mu ntobazi zonna gitemebwe n’ababeera mu bitundu bino babisegulire okusobozesa entobazi okukuuma amazzi agawera olwo ebbeyi y’amazzi agatundibwa esalike. Museveni bino abyogeredde ku mukolo gw’okutongoza essaza ly’e Kashogi mu disaitulikiti y’e kiruhura nakaatiriza nti ssinga abesenza mu ntobazi tebagobwamu bunnambiro, bbeyi y’amazzi yandyongera okulinnya buli oluyita.