Balumiriza Minisita Kibuule ku Ttaka

0
165

Nate minisita omubeezi owebyamazzi Ronald Kibule bizzeemu okumwonoonekera anti abatuuze b’e Mukono bwebamusonzeemu olunwe nga bagamba azze abagoba ku ttaka era ennyumba zaabwe azze aziikoona Musajjamukulu Hosea Ssonko leero yaalumirizza miniista Kibuule okubba ettaka lye n’abantu abalala era ngono agamba aliko abantu baakozesa okubba ettaka lyabwe