Bannabyabufuzi Baanukudde Nankulu

0
385

Ababaka ku kakiiko ka palamenti akakola ku nsonga z’obukulembeze bwegwanga era kekakola ku nsonga za KCCA beeralirikirivu olwa abakozi ba gavumenti abeyongedde okulekulira emirimu mu kitongole kya KCCA. Mu buufu bwebumu ababaka abamu basimye emirimu emirungi egibadde gikoleddwa nankulu w’ekibuga Jennifer Musisi okutereeza ekibuga songa ate abandi bagamba abadde ayitirizza okunyigiriza abantu bawansi.