Bannange Kano Akazannyo Kanyuma

0
576

Abatuuze boomu Lugonjo Nakiwogo mu Ggombolola ya Div. B. mu kibuga Ntebe akawungezi k’eggulo baabadde mu kusagambiza olwa mutuuze munnaabwe okuwangula obukadde 90,000,000 eza Uganda mu kazannyo ka super 3. Rose Nakatudde atugambye nti aggyidde akwate obukadde buno bwonna, ebyali byesibye bitadde.