Bobi Wine Asisinkanye Abakulembeze

0
338

Abakulembeze b’e Makindye Ssaabagabo nga bakulembeddwamu omubaka w’ekitundu kino basisinkanye omubaka wa Kyaddondo East Robert Kyagulanyi Ssentamu (Bobi Wine), okwogera ku bbo byebayise ebiruma eggwanga. Ensisinkano eno ebadde ku biiki ya Bobi Wine e Busaabala, Kyagulanyi gyaweredde okulwana okukuuka ejjembe okulaba nga embeera eriwo ekyuka.