Boda Terina Kukookerwako Mataala

0
266

Police evunaanyizibwa ku ntambula z’ebidduka mu ggwanga erabudde abavuzi ba bodaboda abagufudde omugano okukookera obutaala n’engombe ku pikipiki zaabwe nga tebwajjirako Charles Ssebambulidde, ayogerera poliisi y’ebiddukka agamba poliisi egenda kubowa buli pikipiki erina obutaala obwo n’abawa ga kubuggyako nga tebannagombwamu bwala kubanga butaataaganya entambula z’ebidduka naddala ekiro.