Ekibaluwa Kitiisizza Ab'e Mmengo

0
980

Obwakaba bwa Buganda busabye gavumenti yawakati okwongera okunyweza ebyokwerinda bya Katikkiro Charles Peter Mayiga oluvannyuma lwerinnya lye okufulimira ku lukalala lwabo abagenda okutuusibwako obulabe Minsita w’ebyamawulire e Mengo Owekitiibwa Noah Kiyimba ategeezezza nga ekibaluwa kino bwekyakubye mmengo encukwe era ebyokwerinda bya Katikkiro byetaaga okwongera okunywera.