Ekyoto: E Bulaaya Ogenda Naye Omanyi Ebifaayo?

0
733

Buli Muzadde asomesa omwana natuuka ku matikira aba musanyufu era aba amanyi nti omwana we kati azaako kufuna mulimu akole . Wabula ensangi zino bangi abamaze okusoma naye ngemirimu tebajirabako, era abasing bamaliriza bagenze mu kukola bwa yaya munsi za buwarabu. Kampuni nyingi ezitwala abaana bano ebweru songa waliwo nabantu sekinoomuabatali balambulukufu, nga tonnaba kujaganya nti ogenda akutwala omumanyibulungi?