Emmotoka Enkadde Ziwereddwa

0
460

Ekitongole ekiwooza kirangiridde nga bwekitagenda kuddamu kukkiriza motoka nkadde ezisukka omwaka gwa 2004 ngezo ezibadde kitannatuuka mu ggwanga nga naye bannyinizo bamaze okuzisuubula tezigenda kutuuka kuno. Enteekateeka eno okusinziira ku URA etandikiddewo.