Emmotoka Kapyata Bagikumyeko Omuliro

0
367

Abatuuze b’e Nkumba Kavundira mu Tawuni Kanso y’e Katabi mu distulict y’e Wakiso Batwalidde amateeka mu ngalo bwebakkakkanye ku momtoka ya taxi kapyata ebalirirwaamu obukadde bwensimbi 80 nebajikumako ogufumba emmere. Emmotoka gyebookezza yabadde apangisiddwa okutambuza bawannyondo, bebasoose okutwala entyagi nga baagala okubagajambula naye amagulu negabeyimirira.