Ennyumba y’obudongo bagireke mu kibuga?

0
674

Bakansala ba KCCA bayimiriza ekiragiro kyo’okumenya amayumba ebikumi bitaano (500) egataka mubitundu ebyenjawulo nadda mu kisenyi. Bano nga bakulembeddwamu omuloodi wa kampala erias lukwago bategezeza nti nankulu we kibuga Kampala Jennifer Musisi banne bakulembera tebbategezako nga abakulembeze abalonde kubigenda mu maaso ku nsonga eno.