Essomero lya Elite Secondary School Likutte Omuliro

0
727

Nabbambula w’omuliro akutte ebizimbe ebizimbibwa ku ssomero lya Elite Secondary School erisangibwa mu Arkright ku luguudo lw’e Ntebe mu disitulikikiti y’e Wakiso. Omuliro guno gugambibwa okuba nga guvudde ku bisaaniiko ebibadde byokyebwa, ne gukwata emiti abazimbi kwebayimirira nga bazimba.