Etteeka ku Butale Lyakuterezebwa

0
225

Emivuyo mu Butale obusangibwa mu kibuga Kampala buwalirizza bannabyabufuzi ku KCCA okufuba banguyirizeeko okumaliriza eteeka erifuga obutale. Olutuula lwa leero lutadde essira ku teeka erirambika obutale oluvanyuma lwokukulwako akakiiko kebyamateeka, wabula libaddemu ebirumira nga lizidwayo okwongera okuterezebwa.