Eyagenze mu Katale Bamusanze Afudde e Luweero

0
756

Abatuuze b’e Luweero baguddemu ekikangabwa oluvannyuma lw’okusanga munnaabwe ng’a a gangalamye mu kigoma ky’amazzi okuliraana minzaani y’okuluguddo oludda e Gulu. Abatuuze bavudde mu mbeera olwa poliisi okulwawo okutuuka nga bagitegeezezza nebaggyawo omulambo nga basunguwavu nebagwolekeza mu maka g’omugenzi agasangibwa e Nakkazi Kiyenje.