Eyali Omulamuzi Awabudde Abazadde

0
252
Emyaka bwegigenze giyita, ennono n’obuwangwa okuviira ddala mu bika ebirabise nga byeyongedde okusereba so ng’ate byava dda nga bya nkizo mu kubangula n’okulungamya abaana ekyabaviirangako nebakula nga balimu omulamwa era nga basobola okuvuganya ku mitendera egy’enjawulo. Wano mu Afrika, amawanga agaasinga okwatiikirira ennyo mu byenfuna okuli Ghana, ne Nigeria tegeerabidde buwangwa nennono zaago. Awo nno waliwo abagamba nti Uganda bw’eneeba enaakula okutuuka ku biruubirirwa, ebyobuwangwa n’ennono Terina kubisuula muguluka

SHOW MORE