Ez'eggwanga Ez'okubaka Zitojera

0
290

Ttiimu ya KCCA ekubye eya NIC goolo 42-41 mumpaka za z’okubaka eza National netball League mu kisaawe e Namboole. Liigi eno yazemu okuttogera olunaku lwagyo oluvannyuma lw’empaka za World University Netball Championship okukomekerezebwa nga zezaali ziziyimirizza.