Gavumenti Egerese Omusolo gwa Takisi

0
291

Gavumenti erangiridde enkola egenda okulambika engeri ebidduka ebikozi by’ensimbi gyebigenda okusoloozebwamu ensimbi mu Kampala. Gyebuvuddeko abagoba ba taxi mu kampala beediima obutaddamu kusasula emitwalo 120,000/= buli mwezi ekitongole kya KCCA zekyaali kibagerekedde nga bagamba mpitirivu.