Golola ne Semata battunka lwamukaaga

0
249

Ku lw’omukaaga luno omukbi w’ensabaggere moses Golola wakwambalagana ne Umar Semata mu lulwana olusuubirwa okuba olw’akaasameeme ku Freedom City e Entebbe. Ababiri bano baze beeyogerera ebisongovu era olwalero Golola Tumuleese anyongere okutunyonyola engeri gyagenda okufunza omusajja.