Guno Omuzannyo Gutambulira ku Nnukuta Zokka

0
897

Wadde ng’omuzanyo gw’omupiira guli kumwanjo gwemizanyo egisinga okunyumirwa abantu mu nsi yonna, waliwo omuzannyo omupya mu Bwakabaka bwa Buganda ogwa E NNUKUTA ogunyumira abaana be ggwanga bangi anti gwa bwongo. Omuzaanyo guno gwefanyilizako scrable omuzungu nga guzanyibwa abantu 2 oba 4 nga bapanga walifu ezikola ebigambo byoluganda. Omuzanyo gunno gugendereddwamu okwagazissa abantu olulimi oluganda.