Jennifer Musisi Nankulu Bwatyo Alabika Abikooye

0
399

Jennifer Musisi nankulu w’ekibuga Kampala,eggulo lweyawadde omukulembeze we ggwanga ebbaluwa y’okulekulira kwe mu butongole okuva mukitongole ki KCCA. Mu mukuku gw’ebaluwa eno Musisi aliko byeyanokoddeyo byatusiiza ku kitongole ki KCCA mu bbanga ery’emyaaka omusanvu gyamazze nga akidukanya.