Kawooya Tebamugguddeeko Musango Gwonna

0
217

Ekitongole ly’amagye ki CMI kiyimbudde Munna DP, Munna DP Yusuf Kawooya eyakwatibwa mu bakwabwe obw’ekitalo era n’atulunyizibwa mu lujudde ng;ensi yonna eraba abasajja abaalina emmundu oluvannyuma abaauulibwa nti bajaasi ba UPDF. Kawooya ab’oluganda lwe basoose kumutwala mu ddwaliro lya Kampala Hospital ng’alumizibwa nnyo mu kifuba oluvannyuma ne bwamwongerayo mu ddwaliro eddala okwekebeggyebwa.