Kyagulanyi ne Banne Balabiseeko mu Kkooti

0
281

Omubaka Robert Kyagulanyi ne banne abalala 36 leero balabiseeko mu kkooti eggulu okuddamu okusomerwa emisango gyokulya mu nsi olukwe egibavunaanibwa egigambibwa nti gyazzibwa mu kuddamu okulond aomubaka wekibuga Arua Abavunaanibwa abasing nga n’abamu babaadde bakyawenyera basomeddwa emisango gyabwe naye emisango negyongerwayo okutuuka nga 3 omwezi ogwe 12