Lukwago Awulidde Ebya Musisi N’aseka

0
296

Omuloodi wa Kampala ssalongo Erias Lukwago olwaleero anaalya emeere n’emukka oluvannyuma lwokufuna amawulire nti munne bwebabade tebalima kambugu Jennifer Musisi Semakula okuwandika ebbaluwa erekulira omulimu. Naye okutambuza emirimo ku Kampala Capital City Authority Omuloodi ssalongo erias Lukwago era afulumizza ensonga semasooga 6 kwebagenda okutambulira okusobola okutereeza ebyo byoona ebyasooba mu Kibuga.

More News