Mabirizi Ajulidde Kkooti Ensukkulumu

0
787

Munamateeka Male mabiriizi maze najulira mu kkooti ensukkulumu nensonga 44 zagamba nti zaabuusiddwa amaaso mu musango gwokumumma ebiwandiiko ebikwata ku akawunta ezenjawulo nebyapa byettaka okuva e Mmengo Mabiriizi ono yali ayagala kkooti eragire mengo emuwe ebifa ku akawunta zaayo mu musango gweyawaabira Kabaka kyokka wadde kooti enkulu yali emukkirizza naye kkooti ejulirwamu yamummye okusaba kwe kwekwekubira enduulu mu kkooti ejulirwamu.