Minisita Otafiire Alabudde aba Boda

0
271

Minisita w’ensonga za Ssemateeka n’ekitongole ekiramuzi munnamagye eyagannyuka Maj. Gen. Kahinda Otafiire alabudde abagoba aba Bodaboda mu Kampala obutamala gagoberera bannabyabufuzi mu kwekalakaasa kwebatategedde, era kwebatafunamu.