Mmotoka Y’ebyobulambuzi Tesasula Musolo

0
440

Kampuni z’abalambuzi zikukkulumidde Gavumenti okubalemesa okukola ensimbi. Bano bagamba nti emmotoka zaabwe ezitalina kusasula musolo ate abasirikale ku luguudo basiiba baziyimiriza ne babasaba ensimbi nga bagamba nti beebalama omusolo.

More News