Mulago W’abakyala Agguddwawo

0
548

Omukulembeze w’eggwanga Yoweri Kaguta Museveni atongozza eddwaliro eppya erayabakyala erye Mulago eribadde lyogeza abantu obwama naddala ku bbeeyi yaalyo Museveni asinzidde mulago wano nasaba ababaka ba palamenti batunule mu musaala gwa bannasaayansi kubanga bafuna ssente ntono nnyo okusinziira ku byebakola