Mususse Okubba Yinsuwa

0
652

Alipoota ya poliisi efulumiziddwa ekitongole kyayo ekirwanyisa obufere mu Yinsuwa kiriko alipoota gyefulumizza ng’eraga nga Bannayuganda abali mu nkola za Yinsuwa bwebafuuse mmo mu kubba kampuni za yinsuwa. Okusinziira ku alipoota eno esookedde ddala, abantu bangi beefiisa ate abalala nebagamba nti emmotoka zaabwe zigudde ku kabenje n’ekigendererwa nga baagala kampuni za Yinsuwa zibaliyirire.